Waliwo omusawo w’ekinansi ategerekeseeko nga Ivan Muwanga mu district ye Mpigi agombeddwamu obwaala oluvanyuma lw’okusangibwa n’emirambo gy’abantu,obuwanga bw’abafu 6,n’ebintu ebirala.Tukitegedde nti ono okumugwa mu buufu, kaabadde kawala keyabadde agobaganya n’ekigendererwa oba oli awo eky’okukasaddaaka, ng’olw’atemezza ku bakadde b’ako nabo baddukidde ku poliisi.Polisii etuuse n’okukuba omukka ogubalagala mu bantu ababadde bataamye obugo ng’omusajja ono baagala kumugajambula. #NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda




