Sheikh Bruhan Muhsin Kiti, agambye nti bannaddiini obutavaayo kwogera ku nsonga ezinyigiriza abantu naddala ezekuusa ku by’obufuzi buba bulyazamaanya eri abantu bebalungamye mu by’okusinza.Eky’okukugira bannaddiini obutayogera ku byabufuzi agigeragenyiza ng’okubanafuya mu ntegeera yaabwe.
Ono eyayatiikirira ennyo olw’ekigambo kya “ Mutonzi waffe yasalawo” kyeyesigamako okuyigiriza kwe agamba nti kyekimugumya nti wadde alina baakuba ku nsolobotto ng’asomesa naye tewali kyebasobola kumutusaako okujjako ekyo eyamutonda ky’abasazeewo.Aniwalu Katamba awayizzaamu naye.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda




