Poliisi etubuulidde nti banakuwavu eby’ensusso olw’effujjo ab’ebyokwerinda okuva mu UPDF l ye baakola ku Munna-NUP Robert Kyagulanyi mu bitundu by’e Gulu.Omwogezi wa Poliisi Kituuma Rusoke agamba nti ebikolwa bino tebinyuma kulaba era alabudde abasirikale ssekinoomu okwewala okukozesa eryanyi erisukkiridde nti ensobi ezinaavaamu byakubavunaanibwako nga bantu.Ono atubuulidde nti okunoonyereza ku nsonga eno kwatandise dda.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda




