Ssaabawolerezza wa gavumenti ayawukanye n’abakulu abenjawulo mu gavumenti abazze bakinogaanya nti abantu tebalina kusigala webalondera nga bamalirizza okukuba akalulu.Kiryowa Kiwanuka, agamba nti ekitono ennyo abantu balina okubeera mita amakumi 20 okuva we balondera.Bibadde mu lutuula lwa palamenti olwaleero.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda




