Okunoonya akalulu k’okuvuganya mu kamyufu ka NRM kwongedde okweyoleka nti ssi kwa mirembe, oluvannyuma lw’abawagizi b’abavuganya ab’enjawulo okulwanagana.E Kassambya omuntu omu akubiddwa essasi erimulumizza n’emmotoka ne zookyebwa abawagizi b’omubaka David Kabanda n’ayagala okumusiguukulula Henry Muhumuza bwe basisinkanye.E Kannungu abavuganya ababadde bakubira awamu kakuyege, tebiwedde bulungi, abawagizi bwe beegudde mu malaka.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda




