Omumbejja Diana Balizzamuggale Teyeggala waakuterekebwa ku bbalaza ya wiiki ejja mu masiro g’e Kasubi okusinziira ku nteekateeka ezifulumiziddwa katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga. Ngabikira Obuganda Katikkiro Mayiga ategeezezza nti omumbejja kati omubuze abadde amaze ebbanga ngajjanjabirwa mu ddwaliro e Kisubi. Mayiga alangiridde n’akakiiko akagenda okukola ku nteekateeka z’okutereka omumbejja.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda




